Rapid Assessment of Harm Reduction Funding and Investment in Uganda
Alipoota ekwata ku kunoonyereza ku buyambi/ ensimbi eziteekebwa mu pulogulamu ya “harm reduction” mu Uganda
Alipoota eno eturaga ebyava mu kunoonyereza ku nsako eteekebwa mu pulogulamu z`abantu abakozesa ebiragalalagala. Okunonyereza kuno kwakolebwa ekitongole ekiitibwa Harm Reduction Network (UHRN) nga gwa teekebwa mu ensimbi ekitongole ekiyitibwa Harm Reduction International.